OSHEN CITY - Baby

Boltmar
Gamba ntino
Like unknown nkwesigamako
nga kiso
Kamotoka kange kali aka for by for
Nali nkuzalawa but dat was
days before
Naye kati walai nkumatira
bitoko
Nkumatira bitoko
Nkumatira bitoko
Nkumatira bi to ko
Sagala akugambako
Sagala akukwatako
Kuba gwe to ga mba ko
Bwekituuka ku bbina
Ebbina olina ddene nyo
Kale nze sifa kumpisa
Kasita olina ebbina eddene
Kale wade bagamba ebbina
terifumba
Oba terifumba libireke
Singa nayagala cook nandifunye afumba
Nendayanga kumunyige
Kale mutujeko akajanjja
Wama baby batujeko akajanja

Abakwaana bagambe oyina baby
Era ebintu byona bya baby
Teri akirizibwa kwaata ku baby
Baby wange alina nacade
Mubiroto
Alina ne benzi
Mubirooto
Abirina mubiroota yeeh
Abakwaana bagambe oyina baby
Era ebintu byona bya baby
Teri akirizibwa kwata ku baby
Baby wange alina nacade
Mubirooto
Alina ne benz mubirooto
Ajivuga mubirooto yeeh

Abakwaana bagambe olina baby
Ate baby akuba nendondi
Juuzi nakuba ekisaawe kiramba kiri ekya phillipo omondi
Nsudiyaamu yadde okimanyi ndi misumu sirinamu
Kale nkubisaamu agayaaye gagambe gagambe
Kale bagambe mbu nze golola
Oba mbukale nakuba golola
Eyange teyadda ku gombolola
Ate nene ekira ku Bogota
Huuuuu bali tebakusobola
Nzenkuwa mukwano gwa bajapadola
Huuuu okumanya tebakusobola
Nokukaluma obulumi era tebakasobola

Abakwaana bagambe oyina baby
Era ebintu byona bya baby
Teri akirizibwa kwata ku baby
Baby wange alina nacade
Mubiroota
Alina ne benz mubirooto
Abirina mubirooto yeeh
Abakwaana bagambe oyina baby
Era ebintu byona bya baby
Teri akirizibwa kwata ku baby
Baby wange alina nacade
Mubirooto
Alina ne Benz mubirooto
Ajivuga mubirooto yeeh
Bolt lion production

Written by:
Ssegirinya Gerald

Publisher:
Lyrics © O/B/O DistroKid

Lyrics powered by Lyric Find

OSHEN CITY

View Profile