J-Kats Music - Ndiwamukisa

Heloo
Bikula omutima gwo gulira eno
Era manyi ompulira

Mbade mpitidewo nga bulijo
Nga njagala manye bwosula
Era njagala mbe kumpi kumwanjo
Nkuvuubika sikukuta..
Bwemba nkunyiiza am sorry
Nawe onumya nyo banange olimba
Omutima ogusaze ebigooli
Love empisiza newensula
Love me love me today
Aayee
Your the song a sing every day
Aayee
Gamba kyoyagala mpulire
Aayee
Am your romieo my juliet

Eehhh
Ndiwamukisa
Okuberako nawe maama
Your the reason am winning
Bwemba nga ndi nawe
Mbalaba jembera
Naye kyemanyi era obasinga
Thts why a keep on coming
Back to you
A keep on coming
Back to you

Kibuno omu
Njakira
Maaso gamulisa
Nzize ndi bwomu
Mpulira
My bby mpulira
Love yo njagala nkukolere
Nabakungu njagala ebasitule
Batusomeko mumpapula mawulire
Yenga twaatuuka
Sikyadamu kuzunga mbabulire
Ono wange ntumira mutumire
Omutima njagala agusitule
Bby yee

Eehhh
Ndiwamukisa
Okuberako nawe maama
Your the reason am winning
Bwemba nga ndi nawe
Mbalaba jembera
Naye kyemanyi era obasinga
Thts why a keep on coming
Back to you
A keep on coming
Back to you

Kati njagala osanyuke
Anti gwo yagala yakikubye
Nkuyiwemu ebisente onyumirwe
Tujooge
Tulabisee

Malamu
Ayii
Malamu

Malamu bakwongere malamu

Malamu
Malamu
Malamu bakwongere ninamu yee.....

Written by:
Katongole Isaac

Publisher:
Lyrics © O/B/O DistroKid

Lyrics powered by Lyric Find

J-Kats Music

View Profile